Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita w’ebyobulamu yanemesa okugenda okujanjabwa – Nambooze

Akulira Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti Betty Aol olunaku olwaleero akyaliddeko Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke namunnyonyola…

Ababaka abatakusabye ssente obaganira ki okugenda okujanjabwa

Ababaka ba Palamenti aba Opposition wamu n’abo aba NRM abakazibwako erya kyewaggula bavuddeyo nebavumirira eky’ebitongole ebikuuma ddembe okugaana…

Ssaabasajja asaasidde abalumizibwa wamu n’abafa Poliisi lweyakuba Takisi amasasi

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asaasidde famile z’abantu abaafiirwa abaagalwa baabwe wamu n’abo abalumizibwa nga kiva ku…

Gavumenti ekirizza omubaka Kyagulanyi okugenda okujanjabwa

Munnamateeka Sseggona atutegeezeza nti kyaddaaki Gavumenti ekirizza Omubaka Kyagulanyi Robert Ssentamu agambibwa nti yatulugunyizibwa ab’ebitongole bebyokwerinda okugenda okufuna…

Bagaanye abasawo ba Gavumenti okuyingira mu busenge bwabwe

Tufunye amawulire okuva mu nsonda ez’enjawulo nga bategeeza nti  Omubaka Kyagulanyi ne Francis Zaake babasibidde mu busenge bw’eddwaliro…

Poliisi ekutte Hon. Zaake nga agezaako okudduka mu ggwanga

Omwogezi wa Poliisi Emillian Kayima avuddeyo nafulumya ekiwandiiko ekikakasa okukwatibwa kw’omubaka Zaake abadde atwalibwa ku kisaawe okugenda okujanjabibwa…

Zaake omuyi ennyo atuuse atya ku kisaawe Entebe – Opondo

Ofwono Opondo mu mboozi eyakafubo ne Simba avauddeyo nagamba nti kyonna kyekiri Zaake alina okukwatibwa Poliisi kuba alina…

Emu ku Ggoonya ezibadde zisumbuwa ab’e Namyengo ekwatiddwa

Minisita avunaanyizibwa ku by’obulambuzi, ebitonde eby’omunsiko n’amazzi Hon. Ephraim Kamuntu abaddewo okulaba nti mubutongole ggoonya ebadde eyigganya abantu…

Zaake talina musango gwonna Poliisi gwemuvunaana – Basalirwa

Munnamateeka w’Omubaka Francis Zaake nga ye Asuman Basalirwa avuddeyo nategeeza nti omuntu we tanoonyezebwa Poliisi ku musango gwonna…