Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Minisita w’ebyobulamu yanemesa okugenda okujanjabwa – Nambooze

August 31, 2018 · Mubiru Ali

Akulira Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti Betty Aol olunaku olwaleero akyaliddeko Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke namunnyonyola nga bweyakirizibwa Parliament okugenda okufuna obujanjabi mu India wabula naziyizibwa Minisita w’ebyobulamu ekireetedde embeera y’obulamu bwe okwongera okwonooneka.