Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Zaake omuyi ennyo atuuse atya ku kisaawe Entebe – Opondo

August 30, 2018 · Mubiru Ali

Ofwono Opondo mu mboozi eyakafubo ne Simba avauddeyo nagamba nti kyonna kyekiri Zaake alina okukwatibwa Poliisi kuba alina emisango egy’okuddamu. Agambye nti bannamawulire babadde bagamba nti Zaake ali bubi era ali ku Life Support kati atuuse atya Entebe kuba Ambulance tubadde tugamba nti zivuga basaabaze n’amanda. Agambye nti sibuli atambuzibwa mu Ambulance nti abeera muyi nnyo.
Agambye nti bwaba nga ali bubi nnyo lwaki yagaanye okutwalibwa mu ddwaliro lya Gavumenti okwekejebwa yandiba nga alimba simulwadde.