Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bannayuganda baavu kubanga balina emputtu – HE. Museveni

August 29, 2018 · Mubiru Ali

President Museveni avuddeyo nagamba nti Bannayuganda balemereddwa okwejja mubwavu olwokuba nti balemereddwa okukozesa enkola eziri ku mulembe muby’obulimi.

“Ekizibu kya Bannayuganda kiri nti balina emputtu. Y’ensonga lwaki batono nnyo abakirizza okukozesa enkola eziri ku mulembe mu kulima ekibalemesezza okufuna ensimbi ezegasa okuva mu bulimi.

Bino yabyogedde bweyabadde ayogerako eri abatuuze b’e Puttir mu District y’e Tororo bweyabadde agulawo ekkolero lya Sseminti erya Simba Cement Factory.