Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Muve mu kulima omucceere muntobazi – HE. Museveni

August 29, 2018 · Mubiru Ali

President Museveni avuddeyo nagamba nti; Bannayuganda mbakubiriza mulekere awo okulima omucceere muntobazi, bwoba oyagala okufuna amagoba  amangi wenyigire mu kulunda ebyenyanja kunkomerero y’entobazi nga bwemuzikuuma. Kati nze ku kitundu kya Acre e Luweero, nfuna obukadde 64 okuva mu kulunda ebyenyanja. Era osobola n’okulima muwogo.