Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 191 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

ekitongole kya nira kigenda ku magombolola kutereeza ebikwata ku bannayuganda

Bannayganda abatafunanga ndagamuntu, beewandiisa n’abatewandiisanga mwesuneko, anti ekitongole kya NIRA ekivunaanyizibwa ku kufulumya endagamuntu kikoze enteekateeka mwekigenda okuyita…

Gavumenti eriyiridde abategesi b’ebivvulu bya Bobi Wine ebyagaanibwa

Ssente Gavumenti ze yaliyiridde bapulomoota abaafiirwa olw’okuwera ebivvulu bya Bobi Wine zitabudde abategesi baabyo, bapulomoota, abakulira abayimbi ne…

minisita akwatiddwa e kabalagala nga anywa shisha

Poliisi mu Kampala yakoze ebikwekweto ku lw’omukaaga ne Ssande mweyakwatidde abantu 15 mu mabbaala ag’enjawulo nga bano yabasanze…

museveni yeyalagira bampe obukuumi – Kitatta

Omuyima wa Boda Boda 2010 Abdullah Kitatta, ali mukuvunaanibwa mu kkooti y’amaggye avuddeyo nategeeza Ssentebe wa Kkoti y’amaggye…

babakutte n’emmundu enkolerere

Poliisi mu ttundutundu ly’e Masaka ekutte abantu 9 mu Disitulikiti y’e Ssembabule n’ekimmundu ekikolerere nga bakikozesa okubba abantu…

sikwata nga ku mmundu – Kitatta

Kitatta Abudallah; Sigulangako wadde okubeera n’emmundu, sigikwatangako mu bulamu bwange bwonna. Bwekiba kisoboka eggye lya UPDF likozese obusobozi…

kadaga akwasiddwa alipoota okuva eri omubazi w’ebitabo

Omubazi omukulu ow’ebitabo bya Gavumenti, John Muwanga akwasizza Sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga lipooti ey’omwaka 2018 omuli ssente…

UPDF ekutte eby’enyanja ebito

Eggye lya UPDF erirwanyisa envuba embi ne Poliisi e Kayunga bizingizza abavubi ne biwamba ebyennyanja ebisangiddwa nga bito.…

gavumenti eveeyo esaasire abantu b’e Ssembabule – Kuteesa

Minisita w’ensonga z’ebweru era Omubaka akiikirira Mawogola North mu Palamenti Sam Kuteesa asabye Gavumenti esaasire abalunzi mu Disitulikiti…