Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

museveni yeyalagira bampe obukuumi – Kitatta

January 7, 2019 · Mubiru Ali

Omuyima wa Boda Boda 2010 Abdullah Kitatta, ali mukuvunaanibwa mu kkooti y’amaggye avuddeyo nategeeza Ssentebe wa Kkoti y’amaggye nti Pulezidenti Museveni yalagira eyali omuduumizi wa Poliisi Gen. Kale Kayihura okumuwa obukuumi kuba obulamu bwe bwali mukatyabaga mukadde ako.