Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 97 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Amaggye gawambye leediyo ya Gabon

Amaggye mu Ggwanga lya Gabon gawambye Leediyo y’e Ggwanga enkya yaleero nga gemulugunya ku kwogera kw’omukulembeze w’eggwanga eryo…

ebikolwa ebyekko mubireke mu 2018 – musumba

Omusumba omuggya ow’ekkanisa ya St Peters e Kyebongotoko mu Ggombolola y’e Mitete mu Disitulikiti y’e Ssembabule Rev. Nsubuga…

mukomye okutwalira amateeka mu ngalo – Fr. Kibuuka

REV. FR. John Kibuuka Bossa nga yakulira Abasodokisi e Luweero yalabudde Bananyuganda naddala Abakulisitaayo okukomya omuze gw’okutwalira amateeka…

Enkuba ebalese mubbanga

Namutikwa w’enkuba eyafudembye yalese abatuuze b’okukyalo okuli Seeta Kkolo, Nantabuulirwa, ne Kiwanga mu Disitulikiti y’e Mukono nga ge…

Abadde asindira omukwano mu nsiko agudde mu kabuyonjo

Omuwala atolose awaka n’agenda ku kyalo ekibaliraanye okulaba ku muganzi we. Eno omukwano gye gwabalinnyidde ne beesogga akasiko…

abasirikale ba traffic 800 bakwate

Mukugezaako okulwanyisa obuli bw’enguzi mu kitongole kya Poliisi ekivunaanyizibwa ku bidduka Poliisi y’ebidduka ekoze ebikwekweto eby’enjawulo mwebakwatidde abasirikale…

mulonde mu mabbago ge muleeta – Bannamateeka

Bannamateeka abatali bamu bagamba nti ssi buli bbago erireetebwa mu Palamenti nti ekigendererwa kuba kuyamba oba okulakulanya Eggwanga…

ssentebe awonye okufiira mu kabenje

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Pader asimattuse okufiira mu kabenje emotoka mw’abadde atambulira bwegudde neyefuula.

minisitule y’ebyobulamu erabudde ab’e masindi

Minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga erabudde abantu ku kyalo Kikingura, mu Bwijang Sub County mu Disitulikiti y’e Masindi okukyamuka…