Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 82 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

owa people power asindikiddwa e luzira

Munnakisinde kya People Power Moses Bigirwa asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi olunaku olwaleero nasindikibwa ku alimanda e Luzira okutuusa…

balooya bansaba ssente nengaana – Ssebuufu

Muhammad Ssebuufu awerennemba n’omusango gw’obutemu afundikidde okwewozaako kwe ku by’okutta omusuubuzi Betty Donah Katusabe n’alumiriza nti Bannamateeka ab’omusanga…

abakozi ba makerere mubeere n’empisa – Nawangwe

Amyuka Ssenkulu wa Makerere University Prof. Barnabas Nawangwe alabudde abakozi ku Ssettendekero ono okwegendereza ku neyisa yaabwe etyoboola…

ffenna tuwagire bobi wine – amuriat

Pulezidenti w’ekibiina kya FDC Patrick Amuriat akunze Bannayuganda ne Bannabyabufuzi bonna okwegatta bawagire Omubaka wa Kyaddondo East Robert…

museveni goba lokodo – basumba

Abasumba b’Abalokole basabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agobe Minisita w’empisa n’obuntubulamu Fr. Simon Lokodo olw’okuvaayo naleeta ekiteeso ekikaka…

tuliyambala engule lujjukiza bannayuganda – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Roebrt Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine agamba nti; Oluyimba lw’engule lurina kujjukiza wamu n’okuwa…

omuyimbi adduse mu golden band

Omuyimbi Ronald Mayinja avudde mu kibiina kya Golden band bwatyo nasalawo okutandika okuyimba yekka era nga takyali omu…

mulekerawo okukuma mu bantu omuliro – mao

Pulezidenti wa DP, Nobert Mao ayambalidde bannabyabufuzi abegumbulidde omuze gw’okusiga obukyayi n’okukuma omuliro mu bantu n’agamba nti kikyamu.…

mulekerawo okulinda omusaala – kibuule

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’amazzi Ronald Kibuule ayatulidde ba ssentebe b’ebyaalo baleme kuddamu kulinda musaala okuva…