owa people power asindikiddwa e luzira

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Munnakisinde kya People Power Moses Bigirwa asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi olunaku olwaleero nasindikibwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 9 – January. Ono asomeddwa omusango gw’okusaasanya amawulire amafu bweyagenda ku Radio emu nategeeza nga Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM bweyali etegese olukwe okutta Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu kavuyo akaliwo mu Arua.

Share.

Leave A Reply