Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

omuyimbi adduse mu golden band

January 3, 2019 · Mubiru Ali

Omuyimbi Ronald Mayinja avudde mu kibiina kya Golden band bwatyo nasalawo okutandika okuyimba yekka era nga takyali omu ku ba Directors ba Band eno. Mayinja yawandiikidde bayimbi banne mu kibiina kino nga abategeeza nga bwavudde mu kibiina kino.”Kankozese omukisa guno okubategeeza mmwe ba Director banange aba Golden Band nti nze Ronald Mayinja nsazeewo okuva mu band eno olw’ensonga zesisobola kubategeereza wano. Wabula, mbebaza olwokwagala wamu n’obuyambi bwemumpadde. Eri abawagizi bange, mbebaza olw’omukwano wamu n’obuwagizi bwemumpadde ebbanga lyonna n’okulaba nti ennyimba zange zifuuka ez’enjawulo. Nnyongera okubategeeza nti nkyali muyimbi era nga nkyaleeta ennyimba endala nga bwemumpagira.”