Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 980 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Aba Bodaboda bookezza ebintu bya Bodaboda 2010

January 22, 2018 · Mubiru Ali

Abagoba ba Bodaboda mu Kampala balumbye yafeesi z'ekibiina kya Bodaboda 2010 mu bitundu eby'enjawulo omuli ey'e Nateete ne Bukesa nebazimenya era nebakuma omuliro ku bintu ebikozesebwa naddala ebibajje omuli entebe ezituulwako n'emmeeza byonna nebisirikka. 

Abamu ku bantu Luboggola Simba beeyogeddeko nabo bagamba nti bawagidde eky'aba Bodaboda okulumba yafeesi za Bodaboda 2010 kubanga babonaabonye nnyo olw'ebikolwa bya Bodaboda 2010