Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 97 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

museveni goba lokodo – basumba

January 4, 2019 · Mubiru Ali

Abasumba b’Abalokole basabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agobe Minisita w’empisa n’obuntubulamu Fr. Simon Lokodo olw’okuvaayo naleeta ekiteeso ekikaka Abasumba babalokole bano okubeera ne Ddiguli mu masomo ga tewologiya ate n’okuwandisanga ekkanisa zaabwe.
Kino kyanyiiza nnyo abasumba babalokole abakitunuulira ng’ekigendereddwaamu okubamalako emirembe.