ffenna tuwagire bobi wine – amuriat

Pulezidenti w’ekibiina kya FDC Patrick Amuriat akunze Bannayuganda ne Bannabyabufuzi bonna okwegatta bawagire Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asobole okuwonna abasibira mubbwa abatuuse n’okumugaana okuyimba.
Patrick Amuriat agamba nti Kyagulanyi akoze omulimu gwatendo mukukunga abavubuka ne Bannayuganda ababadde batamanyi kigenda mu maaso nga mukiseera kino yetaaga obuwagizi obw’enjawulo nga Eggwanga lyetaaga omununuzi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Amasanyalaze gasse Ssemaka e Iganga