Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 97 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

mulekerawo okulinda omusaala – kibuule

January 3, 2019 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’amazzi Ronald Kibuule ayatulidde ba ssentebe b’ebyaalo baleme kuddamu kulinda musaala okuva eri gavumenti wabula bbo bekolemu ebibiina by’okwekulakulanya Gavumenti mweba ebateera ensimbi.
Ono era alabudde bassentebe b’ebyaalo okukozesa stamp yaabwe obulunji kubanga bebaviiriddeko ekibba ttaka okweyongera