Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 191 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

minisitule y’ebyobulamu erabudde ab’e masindi

January 4, 2019 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga erabudde abantu ku kyalo Kikingura, mu Bwijang Sub County mu Disitulikiti y’e Masindi okukyamuka mu bwangu oluvannyuma l’omusawo okufa obulwadde obutategeerekese mu kusooka wabula oluvannyuma obwategerekese nti Crimean Congo Hemorrhagic Fever.