Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 87 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Enkuba ebalese mubbanga

January 7, 2019 · Mubiru Ali

Namutikwa w’enkuba eyafudembye yalese abatuuze b’okukyalo okuli Seeta Kkolo, Nantabuulirwa, ne Kiwanga mu Disitulikiti y’e Mukono nga ge bakaaba ge bakomba oluvannyuma lw’enkuba eno okusaanyaawo ensuku z’emmere yaabwe saako n’okuttikulako obusolya bw’ennyumba zaabwe.

Abamu balabiddwako nga banoonya amabaati g’enyumba agaabadde gafuumuddwa empewo nga gaasuulidwa mu bifo eby’ewala, abamu nga batetenkanya kuzaawo bizinensi zaabwe ezaayonooneddwa, ate nga abalala bakyabuliddwa eky’okukolera ebisolo byabwe bye baabadde balunda okuli embuzi, ente n’enkoko ebyafudde