Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 191 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ebikolwa ebyekko mubireke mu 2018 – musumba

January 7, 2019 · Mubiru Ali

Omusumba omuggya ow’ekkanisa ya St Peters e Kyebongotoko mu Ggombolola y’e Mitete mu Disitulikiti y’e Ssembabule Rev. Nsubuga Geresom alaze okutya olw’abakristaayo abayingidde n’ebikolwa ebyekko eri bannaabwe, obulyake mu mwaka guno ogwa 2019 kyagambye nti kigenda kukaluubiriza obulamu bwabwe.
Okwogera bino, Abakristaayo mu busumba buno babadde bamwaniriza okuva mu busumba bw’e Mateete gyeyajjiddwa ng’ono abasabye badde eri katonda n’okusembeza kristu mu bulamu bwabwe ne ku mirimu gye bakolera.