ekitongole kya nira kigenda ku magombolola kutereeza ebikwata ku bannayuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannayganda abatafunanga ndagamuntu, beewandiisa n’abatewandiisanga mwesuneko, anti ekitongole kya NIRA ekivunaanyizibwa ku kufulumya endagamuntu kikoze enteekateeka mwekigenda okuyita okulaba nga bazifuna.
Ekitongole kyakuddayo ku magombolola okuwandiika abantu n’okukola ku kwemulugunya kw’abantu, okwekuusa ku ndagamuntu. Amyuka omwogezi wa NIRA Michael Muganga agamba nti ekitongole kitandise n’okukolera Gavumenti omusimbi era ng’omwaka oguwedde kyakoze buwumbi.

Share.

Leave A Reply