Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live
News

Teri alwana Mao, yerwana yekka – Hon. Kayondo Fred

May 29, 2025 · Mubiru Ali

Omubaka akiikiria Mukono South Munnakibiina kya Democratic Party Uganda Kayondo Fred, avuddeyo nayanukula Pulezidenti w’Ekibiina kye Norbert Mao gwagamba nti yavuddeyo natiisatiisa Bammemba ba DP nga beteekerateekera olukiiko lwa bonna olunaku lw’enkya. Ono ategeezezza Mao nti teri muntu amulwana mu National Resistance Movement – NRM kuba yabeyungako dda nti wabula yerwana yekka.
#ffemmwemmweffe