babakutte n’emmundu enkolerere

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Poliisi mu ttundutundu ly’e Masaka ekutte abantu 9 mu Disitulikiti y’e Ssembabule n’ekimmundu ekikolerere nga bakikozesa okubba abantu mu bitundu by’e Mabindo ne Lugusuulu.

Bwebabuuziddwa bakakasizza nti balumba omusuubuzi ku kyalo Kakoma nga 21-11-2018 nga yetegeerekeseeko erya Uwizeye nebamubba oluvannyuma nebamutta.

Share.

Leave A Reply