Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 210 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

UPDF ekutte eby’enyanja ebito

January 7, 2019 · Mubiru Ali

Eggye lya UPDF erirwanyisa envuba embi ne Poliisi e Kayunga bizingizza abavubi ne biwamba ebyennyanja ebisangiddwa nga bito. Ebyennyanja ebiboyeddwa biweza ttani emu era nga babadde babitambuliza mu mmotoka eza buyonjo ne bodaboda. Bbo abasuubuzi bannyinibyo badduse.
Akulira ebikwekweto bya poliisi e Kayunga, Charles Wabendo yagambye nti eby’ennyanja baabiggye ku myalo okuli Kawongo mu Galiraaya ne Misanga mu Bbaale. Yagambye nti ebikwekweto eby’okulwanyisa envuba embi bikyayinda mu Disitulikiti eno. Baabigabidde abantu n’ebitongole nga Poliisi n’amakomera.