Ateze abatemu amasannyalaze negattamu ye

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu Zzooni ya Kirokole – Kawempe Ttula ku nkingiizi z’ekibuga Kampala, Β omusajja bwakubiddwa amasannyalaze negamuttirawo.Β 

Charles Ssemwanga abadde Makanika wa Pikipiki yateze amasannyalaze ku luggi lwe nga yeetangira abatemu okumukolako obulabe oluvannyuma lw’ebibaluwa bi kiro kitwala omunaku okusuulibwa mu kitundu kyabwe, Β wabula bugenze okukya nga ate amasannyalaze gaakubyemu ye. Kitalo

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

68 8 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

26 4 instagram icon
Mukyala w'Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n'maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.

Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
...

4 0 instagram icon

61 1 instagram icon