Ateze abatemu amasannyalaze negattamu ye

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu Zzooni ya Kirokole – Kawempe Ttula ku nkingiizi z’ekibuga Kampala,  omusajja bwakubiddwa amasannyalaze negamuttirawo. 

Charles Ssemwanga abadde Makanika wa Pikipiki yateze amasannyalaze ku luggi lwe nga yeetangira abatemu okumukolako obulabe oluvannyuma lw’ebibaluwa bi kiro kitwala omunaku okusuulibwa mu kitundu kyabwe,  wabula bugenze okukya nga ate amasannyalaze gaakubyemu ye. Kitalo

Share.

Leave A Reply