Tibatona Richard myaka 30 akubiddwa era n’atemwatemwa abatuuze okukakkana nga agenze ekalannamo lwa kumuteebereza kuba musawo wa kinnansi .
Bino bibadde ku kyalo Namalemba mu mu disitulikite ye Kamuli abatuuze ababadde beesomye bwebamuguddeko mu nsiko nga aliko eddagala ly’anoga ne bamuteebereza okuba omusawo w’ekinnansi bwebatyo nebamukuba mizibu gattako okumutemaatema okukakkana nga z’embuyaga ezikunta . Kitalo
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.