Amaggye tegasinga maanyi g’abantu – Amuriat

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat – POA; “Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tagezaako okuloota nti asobola okukozesa amaggye okutiisa abantu. Obuyinza buli mu bantu. Abakuuma ddembe mbakubiriza obutabaako naludda.”
Bino Amuriat abyogeredde mu Disitulikiti y’e Kayunga.
Share.

Leave A Reply