Abayimbi kiki ekibanywesa enjaga – Hon. Rev. Fr. Onen
Omubaka akiikirira Gulu East Rev. Fr. Chalres Onen awatali bujulizi avuddeyo nalumiriza abayimbi Bannayuganda okukozesa ebiragalalagala ekibalemesezza okuganyulwa mu bitono byabwe wamu n’okuleetawo enkyuukakyuuka mu bantu kuba abantu babayigirako bingi.
Ono yewuunya lwaki abayimbi tebakoppa banaabwe okuva mu nsi nga; Singapore, South Africa ne Democratic Republic of the Congo (DRC) abeyambisizza ekitone kyabwe okulaakulanya amawanga gaabwe wamu n’okugaweesa ekitiibwa.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!