Abapoliisi abaakuba omuntu amasasi bayoole

Abapoliisi babiri abagambibwa okukuba omuntu amasasi ku lwomukaaga mu kuyingira omwaka omuggya, bagombeddwamu obwala Police.

Bano bakwatiddwa n’abantu abalala babiri ababulijjo nga bano balangibwa okwesasuza olw’okuttibwa kwa munnaabwe nga kino baakikola nga bakuma omuliro ku nnyumba ya ”Crime Preventer”neggya .

Eyakubwa amasasi kigambibwa nti abapoliisi baamusanga wamu ne banne beyali nabo nga bakubye omuliro okwaniriza omwaka omyuggya so nga Police yali egaanye okukuma oba okwokya ekintu kyonna mu kuyingira omwaka.

Omwogezi wa Police mu bitundu bya Kyoga , Ongom David akakasizza bino era naategeeza byali kun kyalo Kayago ekisangibwa mu Ggombolola y’e Nyamisale.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Kano kalango;
Kiggwera ku Shell leero! Omuvuzi w'ekidduka genda onnyumirwe ku migano gino ku masundiro ga Shell agamenyeddwa mu kadde ako.

Kano kalango;
Kiggwera ku Shell leero! Omuvuzi w`ekidduka genda onnyumirwe ku migano gino ku masundiro ga Shell agamenyeddwa mu kadde ako.
...

0 0 instagram icon
Sap Monday🔥🔥🔥 Yeffe Yeffe Abakola Ku Simba Wadde nga Nga tetubisaana 😂😂 Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #Bakodomi Baffe .
#RadioSimba973
Sureman Ssegawa 
#MugirikoMugiriko

Sap Monday🔥🔥🔥 Yeffe Yeffe Abakola Ku Simba Wadde nga Nga tetubisaana 😂😂 Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #Bakodomi Baffe .
#RadioSimba973
Sureman Ssegawa
#MugirikoMugiriko
...

3 0 instagram icon
Ibrahim Musana aka Pressure 247 tik -toker eyateekayo obutambi ngavuma Kabaka n'abakulu mu Gavumenti abalala ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 obwobuliwo oluvannyuma lwokuleeta ba Ssenga be 2 nga abamweyimiridde.
Musana agaaniddwa okuddamu okukozesa olulimi oluvuma nga bwatakikole okweyimirirwa kwe kwakusazibwamu.
Bya Christine Nabatanzi

Ibrahim Musana aka Pressure 247 tik -toker eyateekayo obutambi ngavuma Kabaka n`abakulu mu Gavumenti abalala ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 obwobuliwo oluvannyuma lwokuleeta ba Ssenga be 2 nga abamweyimiridde.
Musana agaaniddwa okuddamu okukozesa olulimi oluvuma nga bwatakikole okweyimirirwa kwe kwakusazibwamu.
Bya Christine Nabatanzi
...

7 0 instagram icon
Abawagizi ba National Unity Platform beyiye mu bungi ku nguudo okwaniriza Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde agenze ku mupiira gwekikopo kya NUP Foot-soldiers' Tournament.

Abawagizi ba National Unity Platform beyiye mu bungi ku nguudo okwaniriza Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde agenze ku mupiira gwekikopo kya NUP Foot-soldiers` Tournament. ...

78 3 instagram icon