Abantu abalala 12 basiibuddwa nga bawonye COVID-19

Abantu abalala 12 ababadde abalwadde ba #COVID-19 basiibuddwa okuva mu Ddwaliro lya Entebe Grade B oluvannyuma lwokujanjabwa nebawona. Bano bonna bagoba ba loole nga bajanjabiddwa okumala enaku 14. Ku bano kuliko Bannayuganda 9, Munnansi wa Burundi 1 ne Bannakenya 2.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply