Abalaalo abali mu Acholi Baminisita naba General ba Museveni – Ssaabalamuzi

Ssaabalamuzi Alfonse Owiny-Dollo; “Namugamba (Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni) nti twasooka kulowooza nti Abalaalo abasumbuwa abantu baffe mu kitundu kyaffe bebali Abalaalo ddala, naye twakizudde nti bano Balaalo balongoseemu.
Abalaalo mu bbaluwa muganda wo (Gen. Salim Saleh) gyeyawakuwandiikira Baminisita bo 15 ne ba General mu maggye.
Namubuuza lwaki akiriza ba General be abali mu maggye okugenda nebanyaga ettaka mu Acholi.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply