Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya bawezezza omwaka mu kkomera

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Bwerwali bweruti nga 7-09-2021 Ababaka Bannakibiina kya NUP nebakwatibwa.
Olwaleero guweze omwaka mulamba bukyanga Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Ssegiriinya Muhammad wamu ne Hon. Allan Ssewanyana bakwatibwa nebasindikibwa ku alimanda ku misango egyekuusa ku butujju n’obutemu obwaliwo e Masaka.
Wadde nga bano bali basabye okweyimirirwa era nebasasula nakakalu ka Kkooti ka bukadde 20 buli omu, bano tebayimbulwa.
Share.

Leave A Reply