Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 90 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Ssemujju yasinze okufuna mu Gavumenti – Nandala Mafabi

July 19, 2023 · Mubiru Ali

Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change FDC Nathan Nandala – Mafabi: “Hon Ibrahim Ssemujju n’abalala baliko ebigambo byebayogedde nga bagamba nti nakola ddiru ne Museveni okumuguza FDC ampe obwa Gavana bwa Bbanka enkulu oba Minisitule y’Ebyensimbi. Ebiboozi bino bibaddewo okuva mu 2012. Tewali wano asobola kubuusabuusa bumanyi bwange! Nina obusobozi okukola emirimu egyo naye sirina bwetaavu kukolera Yoweri Kaguta Museveni, bino babikola kwenoonyeza byabwe. Hon. Ssemujju yakyasinze okufuna mu Gavumenti ya Yoweri Kaguta Museveni. Nina obujulizi obulaga nti naye akozesa ba famire ye bokka, mu mugambe aleete olukalala lw’abakozi be.”