Kampala City Festival esaziddwamu

Kampala Capital City Authority (KCCA) evuddeyo netegeeza nti ekivulu kya Kampala City Festival (KCF) ekibadde kisuubirwa okubaayo nga 5 – 7 October tekikyabaddeyo. Bategezezza nti oluvannyuma lw’okwebuuza ku basaamu ensimbi basazeewo ensimbi zino baziteeke mukuddabiriza amasomero ga UPE mu Kampala wamu n’okuzimba ekifo awazaalirwa Maternity ward ku ddwaliro lya KCCA erya Kiswa Health Center erisangibwa mu Nakawa.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Abawagizi ba National Unity Platform beyiye mu bungi ku nguudo okwaniriza Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde agenze ku mupiira gwekikopo kya NUP Foot-soldiers' Tournament.

Abawagizi ba National Unity Platform beyiye mu bungi ku nguudo okwaniriza Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde agenze ku mupiira gwekikopo kya NUP Foot-soldiers` Tournament. ...

46 2 instagram icon
Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute!

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute! ...

0 0 instagram icon
Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024.

Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024. ...

12 0 instagram icon
#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa

#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa
...

3 0 instagram icon