Abamerika bangi abaagala okusiga ssente mu Uganda naye batya obuli bw’enguzi obukudde ejjembe.

Ambasaddor wa Amerika mu Uganda Deborah Malac agamba nti Abamerika bangi abaagala okusiga ssente mu Uganda, naye obuli bw’enguzi obukudde ejjembe mu bakulembeze babatiisa okuleeta ssente zaabwe.

Ono abadde mubikujjuko eby’omulundi ogwa 242 bukyanga Amerika efuna obwetwaze nga byabadde Kololo mu makaage.

Uganda ekwata kifo kya 151 ku nsi 180 ezisinga okulya enguzi mu nsi yonna ate nga mu East Africa ekwata kifo kya 3 nga eddirira Burundi ne South Sudan.

Yagambye nti Uganda bweba eyagala okukulaakulana yetaaga kusooka kumalawo nguzi.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute!

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute! ...

0 0 instagram icon
Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024.

Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024. ...

12 0 instagram icon
#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa

#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa
...

3 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakyaliddeko ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE aka Mr. Updates mu ddwaliro lya IHK e Nairobi mu Kenya. Omubaka akubye ku matu era essaawa yonna wakusiibulwa adde okwaboobwe.

NB: Omubaka atukirizza okukozesa ekifaananyi kino.

6 0 instagram icon