Zaake yeremye okudda ku Poliisi

Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi nga ayita mu Bannamateeka be Kiiza and Mugisha Advocates yategeezezza nga bwatagenda kuddaayo ku SIU e Kireka olw’embeera gyalimu so nga waliwo n’ekiragiro kya Kkooti ekyategeeza nti yalina okuteebwa awatali kakwakulizo konna.
https://t.me/radiosimba

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply