Weebale nnyo Pulezidenti Museveni – Odonga Otto

Eyaliko omubaka wa Aruu County mu Disitulikiti y’e Pader Samuel Odonga Otto; “Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, minisita Dr. Jane Ruth Aceng Ocero ne ttiimu yonna mwebale kuyisa Yuganda mu muyaga gwa COVID-19. Eggwanga lyateekebwa kukugezesebwa, curfew okukuuma Bannayuganda okumala emyaka 3. Abamu ku mmwe mulabira kumpi nnyo okutengeera lwaki mbyogedde. Oli bwasiima Gavumenti nga mugamba anoonya mulimu. Emyaka 20 gyenamala mu Palamenti nali sikola mayinja. Ensimbi zange zenatereka nebyanakola bisobola okumbezaawo obulamu bwange bwonna.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply