WANNYONDO WA KKOOTI KIRUNDA ATWALIBWA MU KKOOTI Y’AMAGGYE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko okuva mu maka g’omukulebeze w’eggwanga akalwanyisa enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kali wamu ne Uganda Police Force bakwata wannyondo wa Kkooti Kirunda Moses ku bigambibwa nti yatta omuntu. Yasimbibwa mu Kkooti y’Omulamuzi w’e Makindye nasindikibwa ku alimanda e Kitalya. Ono agenda kusimbibwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye olunaku olw’enkya.
Share.

Leave A Reply