Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Waliwo owa ADF antiisa mukyala wange – Bebe Cool

Bebe Cool avuddeyo ku mukutu gwa Face Book; “Eby’okuntiisatiisa tebijja kukola, Maama wange ali mu myaka 70 n’okusoba naye byonna abirabye. Mmwe okumulumya Maama wange tebijja kundetera kubawagira.
Abawagira oludda oluvuganya Gavumenti balowooza bajja kuyita mukutiisatiisa okutuuka mu buyinza, mbaagaliza mikisa.
Omusajja ono nga yaliko omuyekera wa ADF mu Yuganda yafuna obubuddamu mu Ireland ampeereza obubabaka obuntiisatiisa Maama omunnayuganda. Oli munafu nnyo nti kati otandise kutiisatissa omukyala n’abaana, kirungi genda mu maaso n’ekigendererwa kyo teri gwebagenda kubajjamu mbaawo. Nze kaninde mulimu mulala (Kalulu kalala) nkole, ebinavaamu bineyogerera. #OyoMwesobolera

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort