WALIWO ATEGESE OKWERAYIZA NGA PULEZIDENTI E IGANGA – FRED ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga; “Waliwo omu kubaali besimbyeewo ku bwa Pulezidenti ateekateeka okwelayiza nga Pulezidenti wa Yuganda nga agenda kukikolera Iganga, oyo agamba nti yeyawangula.
Kino ekyokwerayiza tukimanyi nti kitera okukolebwa abakwata ekyokubiri. Ekikolwa kino kimenya amateeka era kuba kulya mu nsi lukwe.
Tulina ttiimu yaffe egoberera yintaneti okulaba abo abateekayo ebifaananyi ebiyinza okukuma omuliro mu bantu okutaataganya okulayira.”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply