VP Alupo akiikiridde Pulezidenti Museveni

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd Maj. Jessica Alupo; “Nkiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni e Kololo bwenegasse kubakiriza okujaguza olunaku lwa Archbishop Janani Luwum. Ono yattibwa emyaka 45 egiyise, Gavumenti neteekawo buli 16-Feb lubeere lwakuwummula okumujjukira. Nsanyuse nnyo okusisinkana n’abaana be abakuze kati.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply