Ekibiina kya Uganda Women Parliamentary Association-UWOPA kivuddeyo nekisaba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okulabira ku kibiina kya Forum for Democratic Change – FDC balonde omukyala ng’Omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti (Leader of Opposition – LOP) mu Palamenti ye 11.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.