Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 773 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

URA ekutte Bannansi ba Somalia 3 ne ssente

March 3, 2023 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kikutte Bannansi ba Somalia 3 oluvannyuma lwokulemererwa okunnyonyola ku bisawo bya ssente byebabadde batambuza. Bano bakwatiddwa ku nsalo ya Oraba bwebaabadde bagezaako okusala okuva e South Sudan okwesogga Uganda.
Hassan Hussein asangiddwa n’ensimbi – UGX 70,162,000/=, Guhad Ismael asangiddwa ne (UGX 43,000,000) ate Abdirahman Farah abadde alina (UGX 9,104,000), (USD 196) ne (SSP 23,040) nga tebasoose kutegeeza kitongole kya URA ng’etteeka bwerilambika.