UPDF eyimbule abantu baffe – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
UPDF EYIMBULE ABANTU BAFFE; https://youtu.be/ffMdoqxZWy8
Bannakibiina kya National Unity Platform- NUP nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibiina kino Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winebagamba nti babaze ebbaluwa gyebagenda okutwalira omuduumizi w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDFCDF Gen. David Muhoozi nga baagala bayimbule abawagizi baabwe abakwatibwa.
Bano bagamba nti singa ebbaluwa yaabwe bagitunuulira kyamuli tebajja kulemwa kutegeka kwekalakaasa kwa mirembe nga balaga obutali bumativu bwabwe kuba lino ddembe lyabwe eribaweebwa Ssemateeka.
Share.

Leave A Reply