Twasalawo tetujja kukozesa lyanyi kuba tuli ba mirembe – Bobi Wine

TUNYIGIRIZIDDWA NNYO NAYE TESIGALA TULI BA MIREMBE; Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga asimbuliza ebigambo okuva mu kitabo kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yagambye; “Kiki ekirala kyetuyinza okukola nga Gavumenti egaddewo enkola zonna ezemirembe eziyinza okuyitwamu okukyuusa Gavumenti? Yayongeddeko; “Twekyaaye, tuli bayala, tuli bakambwe era tunyigiriziddwa, wabula tukyalina obwongo era tetuli bafujjo. Twasalawo tetujja kukozesa lyanyi era tetulina musango kuvaayo.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply