Twalina enkolagana ennungi ne Oulanyah – Hon. Kadaga

Eyaliko Sipiika wa Palamenti Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ategeezezza Palamenti yalina enkolagana ennungi n’omugenzi Rt. Hon. Jacob Oulanyah ebbanga eryemyaka 10 lyebakola bonna. “Gwali mwaka gwa 2019 bwenakizuula nti Hon. Jacob yali tawulira bulungi. Kyangwako bugwi bwenali munoonya kuba twali tunatera okugenda mu luwummula lwa Ssekukulu nga waliwo ebintu byetwali twagala ku order paper.”
#RIPOulanyah
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply