Twakiriziganya batuwe obuyinza mu kisanja ekiddako oba tugabane obuyinza – mwogezi wa DP

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’ekibiina kya Democratic Party Uganda Okoler Opio Lo Amanu avuddeyo ku ndagaano gyebakoze n’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM: “Mu ndagaano twakiriziganyizza nti DP yerina okutwala obuyinza mu myaka 5 egiddako; nti wabula kino bwekigaana tuba tulina okugabana obuyinza ne Gavumenti eri mu buyinza.
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ye nasalawo mu bwangu nnyo nakiriza nti Gavumenti egabane obuyinza ne DP.”
Share.

Leave A Reply