Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 218 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Twagala kumalawo bumenyi bw’amateeka – Minisita Muhwezi

February 23, 2022 · Mubiru Ali

Minisita w’obutebenkevu mu Ggwanga Maj. Gen Jim Katugugu Muhwezi avuddeyo; “Ekigendererwa kya Intelligent Transport Monitoring System (ITMS) kwekutumbula ebyokwerinda wamu n’okukendeeza obumenyi bw’amateeka ku Bannayuganda abatalina musango naddala abo abakuba abantu amasasi nebabulawo.”