Tutujja kulinnya Kololo – Hon. Sseggona

Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti basizza kimu ng’ekuyege nebategeeza nga bwebatagenda kwetaba mu lutuula lwa Palamenti olwenjawulo olwayitiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mwagenda okwogerera ku nsonga ez’enjawulo mu Ggwanga nga luno lwakutuula e Kololo olunaku olw’enkya.
Bano bagamba nti bangi ku banaabwe bavundira mu makomera lwansonga zabyabufuzi opposition olwokuba bawagira abavuganya Gavumenti.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply