Temumalira budde bwammwe mu Kkooti – Kakwenza

Omuwandiisi w’obutabo owerinnya eyadduka mu Ggwanga Kakwenza Rukirabashaija avuddeyo nalagira Bannamateeka be balekeraawo okugenda mu Kkooti ku misango Gavumenti gyeyamuggulako egy’okukozesa obubi omutimbagano ng’agamba nti bino byonna byakumala budde.
Kakwenza agamba nti emisango egyamuggulwako gyimenya Ssemateeka era Bannamateeka be tebasanye kuddamu kulinya mu Kkooti okumuwolereza.

Add Your Comment