Tumukunde ajulidde ku ky’okusaba bail

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Wilson Kwesigwa ataddewo olwa 11-May-2020 wiiki ejja okuwa ensala ye kukukendeeza ku bukwakulizzo obwateekebwawo okuta Rtd Lt Gen Henry Tumukunde ku kakalu ka Kkooti bweyateekawo nga 14-April-2020. Gen. Tumukunde ataddeyo okusaba kwe nga asaba Omulamuzi Kwesiga amukendereze ku kakwakulizo kukuleeta Abasirikale b’eggye lya @Uganda Peoples’ Defense Forces – UPDF abali ku ddaala lyerimu naye oba okumusingako.Mu Affidavit ya Mukyala we Stellah Tumukunde agamba nti ku ddaala Tumukunde kwali abasirikale abasinga bakyali mu maggye oba mu bali mu bifo bya Gavumenti ebinene nga tebasobola kweyimirira muntu avunaanibwa musango gwakulya mu nsi lukwe.Tumukunde agamba nti mwetegefu okuwaayo ekyapa ky’ettaka okuli amaka ge ag’e Kololo nti era alina nabamweyimirira okuli; mukyala we, muganda we Hannington Karuhanga ne mukwano gwe Matthew Rukikaire.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

27 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

3 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon